Nkuvunaana – Flona
Nkuvunaana Lyrics
(Intro)
Mmm
Flona
(CRK Planet)
(Verse 1)
Wandiikira ko akawulukutu akaluma m’atumbi, kale
Kyakakirako akavunza akato
Akakusiwa ng’emambya tesala
N’otalumibwa ki-wound kya mukwano
Kisiwa ng’ekiyiwemu omunnyo
Gwe wama omukwano guluma
Gutusuza ku tebukye
Naddala nga gw’oyagala akwewala, akuli wala
Mu birooto anti no mudingana
Lw’otomulabyeko nga tewebaka
Ebirowoozo n’omutima nga yabyefuga
Nakulekamu gwe kalozolera
Omuntu ng’oyo aba yakutwala, ooh yo
Ekyo kyebayita addiction omuntu omwagala
Sorrow portion
(Chorus)
Nkuvunaana lwa mutima gwange
Kale okugwefuga oh (nkuvunaana)
Mu birooto byange mw’osalimbira bwenebaka
Nnakyo (nkuvunaana)
Otulo ne tubula
Emmere nesirya kuba gwe (nkuvunaana)
Nkuvunaana lwa mutima gwange kuguganira
Oh (nkuvunaana)
(Verse 2)
Sss aah, mmmh
Singa omutima yali glass
Wandi gulabye munda
Munda muli mwewegirisiza
Ng’ekigo ky’entula
Odamuli ontula butebe
Nokiza nyinimu entanama
Ate wagenda n’onsensera mu musaayi
Nkuwulira muli oserengeta
Nakwazika mutima kunziriza
Kati gwe wesomye oyagala guganira
Otere ondek’awo kiwuduwudu naye nga lwaki
Kale ombonyabonya
Okukwagala sakola nsobi
Wabula nakutegera
Nze nawe tugolobe buyuba
Kuba obusanafu busenguka
Bw’oba balugu laba nze mutuba
Ofunye gwe wekwata
(Chorus)
Nkuvunaana lwa mutima gwange
Kale okugwefuga oh (nkuvunaana)
Mu birooto byange mw’osalimbira bwenebaka
Nnakyo (nkuvunaana)
Otulo ne tubula
Emmere nesirya kuba gwe (nkuvunaana)
Nkuvunaana lwa mutima gwange kuguganira
Oh (nkuvunaana)
(Bridge)
Otulo tubula
Ne ntula ne ndozoleera eyo ooouuu
Yegw’ankola bino byendi
Nga sikyetegera naye (nkuvunaana)
Wadira omutima nogutwala waleka kiwuduwudu, eno ewange (nkuvunaana)
Nkulowozako everyday
Love you night and day naye (nkuvunaana)
Do you think of me cause I think of you, everyday (nkuvunaana)
You’re in my future, my everything, you baibe (nkuvunaana)
Wandya omutima n’obwongo, ebirowoozo n’otwala gy’oli (nkuvunaana)
Yegwe njagala
Kuba gwe antegera naye (nkuvunaana)
Omukwano gunuma
Wotali dear lwaki (nkuvunaana)
(Outro)
Okunkola bino, n’onkola oti
Ng’ate gwe njagala (nkuvunaana)
About “Nkuvunaana”
“Nkuvunaana” is a song written and performed by Ugandan singer Flona. The song was produced by Clinix and released on May 14, 2021 through CRK Planet.
Genres
Q&A
Who produced “Nkuvunaana” by Flona?
When was “Nkuvunaana” by Flona released?
Who wrote “Nkuvunaana” by Flona?
Flona Songs
Flona →-
1.
My Baby
Flona (feat. Pallaso)
-
2.
Silent Love
Flona
-
3.
Ngukuwe
Flona
-
4.
Yakuba Bbali
Flona
-
5.
Wakajjanja
Flona
-
6.
Miracle
Flona (feat. Wilson Bugembe)
-
7.
Gwalwala
Flona
-
8.
Ninze Nnyo
Flona
-
9.
Speed Controlle
Flona (feat. Ziza Bafana)
-
10.
Love Nona
Flona
-
11.
Wewano
Flona
-
12.
Kingambe
Flona
-
13.
Ekiteeso
Flona
-
14.
Nkuvunaana
Flona
-
15.
Nja Kwagala
Flona