Nja Kwagala – Flona
Nja Kwagala Lyrics
(Intro)
Flona na na na na
Flona Music
Brian Beats
Flona na na na na
(Verse 1)
Omuliro kagwake njagala bamanye nti nno oli munti wange
Steamer gyendeese
Taala y’akakono batwaale
Anti, gwe saawa, gwe kooti
Gwe mundu, gwe afande
Gwe ssente, gwe torch
Mulisa mulisa mulisa mulisa
(Chorus)
Nja kwagala mpenzi
Nja kwagala
Nze ŋŋenda kwagala
Abantu bajja kuvunama
Nja kwagala mpenzi
Nja kwagala
Nze ŋŋenda kwagala
Abantu bajja kuvunama
(Verse 2)
I want to give you all my love
Sagala webowe dear
I want to give you my life
Sagala webowe dear
Ndeese birungo
Ky’oba omanya nze najja kufumba
Abalala webaba bakulimba
Balimba balimbe naye nze tonimbalimba
Tukuze omukwano mu kyaama
Tubenga tussa kimu darli
Bw’ofuna tewekyangakyanga
Ssente zigwawo mukwano, yeah
(Chorus)
Nja kwagala mpenzi
Nja kwagala
Nze ŋŋenda kwagala
Abantu bajja kuvunama
Nja kwagala mpenzi
Nja kwagala
Nze ŋŋenda kwagala
Abantu bajja kuvunama
(Bridge)
Mmmh
Sikirabanga yamala akiraba
Mukwano ggwo gundeese n’amalala
Bali tusoma ko mu byafayo
Kuba omukwano gwe nina tegugwawo
(Refrain)
Anti, gwe saawa, gwe kooti
Gwe mundu, gwe afande
Gwe ssente, gwe torch
Mulisa mulisa mulisa mulisa
(Chorus)
Nja kwagala mpenzi
Nja kwagala
Nze ŋŋenda kwagala
Abantu bajja kuvunama
Nja kwagala mpenzi
Nja kwagala
Nze ŋŋenda kwagala
Abantu bajja kuvunama
(Outro)
Bwe gunyuma bwe gutyo
About “Nja Kwagala”
“Nja Kwagala” is a zouk song by Ugandan singer Flona. The song was produced by Brian Beats and released on September 5, 2024.
Genres
Q&A
Who produced “Nja Kwagala” by Flona?
When was “Nja Kwagala” by Flona released?
Who wrote “Nja Kwagala” by Flona?
Flona Songs
Flona →-
1.
My Baby
Flona (feat. Pallaso)
-
2.
Silent Love
Flona
-
3.
Ngukuwe
Flona
-
4.
Yakuba Bbali
Flona
-
5.
Wakajjanja
Flona
-
6.
Miracle
Flona (feat. Wilson Bugembe)
-
7.
Gwalwala
Flona
-
8.
Ninze Nnyo
Flona
-
9.
Speed Controlle
Flona (feat. Ziza Bafana)
-
10.
Love Nona
Flona
-
11.
Wewano
Flona
-
12.
Kingambe
Flona
-
13.
Ekiteeso
Flona
-
14.
Nkuvunaana
Flona
-
15.
Nja Kwagala
Flona