Search for:
Wewano – Flona

Wewano – Flona

Download Song : 2.78 MB

Wewano Lyrics

(Intro)

Eya eya eya
Clinix on the beat

(Verse 1)

Oh! Nkwaniriza munju
Ebaddewo okumala akabanga, ng’erinda nannyini yo
Anajiyingiramu, nga n’ekisumuluzo ekitufu oyo nga yakirina
Bw’otuuka, tunulako mu kasonda awo
Ka switch, katekeko mu kasonda awo
Ng’omulisa wotula, nkuwe ka juice, ka juice yeah

(Chorus)

Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y’enju yo)
Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y’enju yo)

(Verse 2)

Otuse walungi wano wanyuma
Enjala wekuluma nga tujula
Tekuli sawa woyagalira
Akamuli kange tokawotola
Osaba ku tuzi nofukirira
Wewanaba wampi gwe fukamira

(Chorus)

Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y’enju yo)
Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y’enju yo)

(Verse 3)

Kati nkuwe ki, ku mapenzi gano nkuwe ki
Omugati, si manyi oba olya ku mugati
Omugati oguliko ka butter omugati
Ka switch, kali awo baby ka switch
Ka switch, katekeko awo ka switch

(Chorus)

Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y’enju yo)
Wewano, wewano bulijjo webakugamba (yingira enju yo)
Wewano, wewano mukwano tebakulimba (eno y’enju yo)

(Outro)

CRK Planet

About “Wewano

“Wewano” is a song by Ugandan singer Flona. The song was written by Nince Henry (real name Ninsiima Henry Sekyanzi) and produced by Nessim. “Wewano” was released on August 19, 2021 through CRK Planet.

Song: Wewano
Artist(s): Flona
Release Date: August 19, 2021
Producer(s): Clinix Shafic
Publisher CRK Planet
Country: Uganda

Share “Wewano” lyrics

Genres

Q&A