Search for:
Mukama Aleese – Ntaate

Mukama Aleese – Ntaate

Download Song : 3.84 MB

Mukama Aleese Lyrics

Akutte mu ŋŋoma Ssegawa
Oba muyite Josh Wonder
Ntaate

Eno abange ŋŋoma ŋŋanda
Ku kyendabye ewa mulirwaana
Atuuse gwe tubadde tulinda
Ow’omukwano Katonda leeta

Ateeke wali oba ateeke eno, mmh
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Ateeke wali oba ateeke eno, mmh
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Ateeke wali oba ateeke eno, aah
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Ateeke wali oba ateeke eno, mmh
Ayayaya, we wetunateeka omukisa

Abakeera okweera mweere
Mweere wetunateeka omukisa, aah
Abalima olujja mulutandike
Mweere wetunateeka omukisa, aaah
Essanyu linzita munkwateko
Mweere wetunateeka omukisa, aah
Katonda aleese bye yasubiza
Mweere wetunateeka omukisa, mmh, aah

Abakeera okweera mweere
Mweere wetunateeka omukisa, aah
Ab’olujja mulusaawe
Mweere wetunateeka omukisa, aaah
Mukama aleese tatuswaziza
Mweere wetunateeka omukisa, aaah
Mukama taata tweyanziza
Mweere wetunateeka omukisa, aaah

Ateeke wali oba ateeke eno, mmh
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Ateeke wali oba ateeke eno, mmh
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Ateeke wali oba ateeke eno, aah
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Ateeke wali oba ateeke eno, mmh
Ayayaya, we wetunateeka omukisa

Mmh, ateeke wali oba ateeke eno, mmh
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Atwale munju oba asse ebweeru
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Ajje ewuwo oba side eno
Ayayaya, we wetunateeka omukisa
Taata wetale (mmh Yesu webale)
Ayayaya, we wetunateeka omukisa

Ab’engalo mulinda ki?
Mmmh, omwana abwatula engalabi
Tugende
Aah, obadde mulungi
Obadde mulungi Katonda
Aah, obadde mulungi Katonda

About “Mukama Aleese

“Mukama Aleese” is a gospel song written and performed by Gabie Ntaate. The song was produced by Josh Wonder and released on October 5, 2024.

“Mukama Aleese” celebrates God’s blessings and faithfulness, encouraging gratitude and acknowledging the fulfilment of divine promises, emphasising trust in God’s timing and provision.

Artist(s): Ntaate
Release Date: October 5, 2024
Producer(s): Josh Wonder
Publisher Ntaate
Country: Uganda

Share “Mukama Aleese” lyrics

Genres

Q&A