Paka Bukadde – Ntaate
Paka Bukadde Lyrics
(Intro)
Uu oooh
Nze naawe
(Verse 1)
Nzikiririza mu mukwano oguwangala
Gwetukwaata netutatta
Sikiriza nti buli olunakya
Lunaabanga lulungi gyetubeera
Naye onjagalanga kwolwo (onjagalanga kwolwo)
Lumala nalwo era neluvaawo
Ojukiranga nti ndi munno paka bukadde
(Chorus)
Paka bukadde
Ng’envi zituyiise
Ng’ensussu zitukwebuse
Ndi kulukutta naawe
Paka bukadde
(Chorus)
Paka bukadde
Ng’envi zituyiise
Ng’ensussu zitukwebuse-kwebuse
Ndi kulukutta naawe
Paka bukadde
(Chorus)
Paka bukadde
Ng’envi zituyiise
Ng’enkanyanya zigambye nti bwebudde
Nze ndi kulukutta naawe
Paka bukadde
(Chorus)
Paka bukadde
Ng’amanyi gatuwedde
Nga wetuva era wetudda
Nze ndi kulukutta naawe
Paka bukadde
(Verse 2)
Era mu bukadde obwo
Nga tulemwa enyama
Nga amanyo gatuwedde mu kamwa
Nze ndi kulukutta naawe
Paka bukadde
(Outro)
Paka mu bukadde bwaffe
Nga werabidde n’erinya lyange
Ndisigala njagadde gwe
Paka bukadde
Ntaate
About “Paka Bukadde”
“Paka Bukadde” is a track written and performed by Gabie Ntaate, produced by Josh Wonder, and was released on February 13, 2024.
“Paka Bukadde” is a declaration of everlasting love, promising to stay together through old age and life’s challenges, with unwavering commitment and affection lasting until their final days.
Genres
Q&A
Who produced “Paka Bukadde” by Ntaate?
When was “Paka Bukadde” by Ntaate released?
Who wrote “Paka Bukadde” by Ntaate?
Ntaate Songs
Ntaate →-
1.
Mukama Aleese
Ntaate
-
2.
This is Your Day (Winkeela)
Ntaate
-
3.
Paka Bukadde
Ntaate
-
4.
Cheza For Yesu
Ntaate
-
5.
Taata Wange
Ntaate
-
6.
Binene
Ntaate
-
7.
Conqueror
Ntaate
-
8.
Ruhanga Akantorana
Ntaate
-
9.
Weapon of Victory
Ntaate
-
10.
Oyitangayo
Ntaate
-
11.
Amuleese
Ntaate
-
12.
Promise (Nkwagala)
Ntaate
-
13.
Nsubira
Ntaate
-
14.
Ninze
Ntaate
-
15.
Brag About God
Ntaate
-
16.
Me Because Of You
Ntaate (feat. Davis Violinist)
-
17.
Awo
Ntaate
-
18.
Nange Nkwetaga
Ntaate
-
19.
Gw'asembayo
Ntaate
-
20.
Wano
Ntaate