Search for:
Wano – Ntaate

Wano – Ntaate

Download Song : 3.29 MB

Wano Lyrics

(Verse 1)

Abirina ebyo by’ononya abirina
Azirina ssente z’oyiga yesu azirina
Amulina omubezi omwesimbu gw’ononya amulina
Gwe mugambe nti wano
Na wano taata woba owonya

(Chorus)

Ng’omutima guluma aah
N’essanyu tofuna
Nga amanyi gabula
N’esuubi tolaba
Mugambe nti wano
Wano taata we waluma
Mmmh, mugambe nti wano
Na wano taata woba owonya

(Verse 2)

Abeerawo mukiseera ekyamaziga go
Abeerawo lwe wegwaka
Ogw’essanyu lyo ooh
Yalemerawo lwe bakulekawo
Yesu yasigalawo ooh
Gwe mugambe nti wano
Na wano taata wewaluma
Ye mukama era atuwulira ffe bwetusaba
He’s a faithful god
He never goes back on his promises
Agirina answer gy’ononya Yesu agirina
Gwe kanya kumanya nti mukama oyo gw’osinza yasinga

(Chorus)

Ng’omutima guluma aah
N’essanyu tofuna
Nga amanyi gabula
N’esuubi tolaba
Mugambe nti wano
Wano taata we waluma
Mmmh, mugambe nti wano
Na wano taata woba owonya

(Hook)

Wano
Wano taata we waluma
Mmmh, mugambe nti wano
Na wano Yesu woba owonya

(Chorus)

Ng’omutima guluma aah
N’essanyu tofuna
Nga amanyi gabula
N’esuubi tolaba
Mugambe nti wano
Wano taata we waluma
Mmmh, mugambe nti wano
Na wano taata woba owonya

(Outro)

Wano
Wano taata we waluma
Mmmh, mugambe nti wano
Na wano Yesu woba owonya
Mugambe nti wano
Na wano taata we waluma
Mmmh, mugambe nti wano
Na wano Yesu woba owonya
Wano
Wano taata we waluma
Mmmh, mugambe nti wano
Na wano Yesu woba owonya

About “Wano

“Wano” is a gospel song written and performed by Gabie Ntaate. The song was produced by Ellion King and released on September 9, 2018.

Song: Wano
Artist(s): Ntaate
Release Date: September 9, 2018
Producer(s): Ellion King
Publisher Ntaate
Country: Uganda

Share “Wano” lyrics

Genres

Q&A