Taata Wange – Ntaate
Taata Wange Lyrics
(Verse 1)
Buli bwenekyusa
Nsaba mukama akutunuleko nakisa
Buli bwe nzijukira engeri gyewalwaana
Tube ne chance eyokukula
Basajja batono nyo abalina omutima ggwe gw’olina
Naye mubatono ennyo abasajja abalabirira abaana
Ono mwali
(Chorus)
Taata wange
Mu basajja njasabiggu
Negomba nyo obe mulamu
Mukama akumpeere omukisa
Oggw’obulamu
Akuwangaaaze
Olabe entuuyo zewatuyananga
Bwezikuzalidde emikisa mukama oyo gy’agaba
(Chorus)
Taata wange
Mu basajja njasabiggu
Negomba nyo obe mulamu
Mukama akumpeere omukisa
Oggw’obulamu
Akuwangaaaze
Olabe entuuyo zewatuyananga
Bwezikuzalidde emikisa mukama oyo gy’agaba
(Verse 2)
Teyerabira katonda teyerabira
Buli kyewefiiriza yakikubisamu dda emiwendo
Nekikuzalira emikisa ne gy’otanalabisa maaso
Tewelarikirira gyetuli tusaba
Akutuwangalize olabe n’obulungi bwe tukozeemu eno
Omutima ggwo gunaba nga muteefu luberera
(Chorus)
Taata wange
Mu basajja njasabiggu
Negomba nyo obe mulamu
Mukama akumpeere omukisa
Oggw’obulamu
Akuwangaaaze
Olabe entuuyo zewatuyananga
Bwezikuzalidde emikisa mukama oyo gy’agaba
(Chorus)
Taata wange
Mu basajja njasabiggu
Negomba nyo obe mulamu
Mukama akumpeere omukisa
Oggw’obulamu
Akuwangaaaze
Olabe entuuyo zewatuyananga
Bwezikuzalidde emikisa mukama oyo gy’agaba
(Outro)
Olabe entuuyo zewatuyananga
Bwezikuzalidde emikisa mukama oyo gy’agaba
Olabe entuuyo zewatuyananga
Bwezikuzalidde emikisa mukama oyo gy’agaba
We love you daddy
About “Taata Wange”
“Taata Wange” is a track written and performed by Gabie Ntaate, produced by Josh Wonder, and was released on June 25, 2023.
“Taata Wange” is Gabbie Ntaate’s heartfelt tribute to her father, expressing deep gratitude for his sacrifices and prayers for God’s blessings, long life, and reward for his hard work.
Genres
Q&A
Who produced “Taata Wange” by Ntaate?
When was “Taata Wange” by Ntaate released?
Who wrote “Taata Wange” by Ntaate?
Ntaate Songs
Ntaate →-
1.
Mukama Aleese
Ntaate
-
2.
This is Your Day (Winkeela)
Ntaate
-
3.
Paka Bukadde
Ntaate
-
4.
Cheza For Yesu
Ntaate
-
5.
Taata Wange
Ntaate
-
6.
Binene
Ntaate
-
7.
Conqueror
Ntaate
-
8.
Ruhanga Akantorana
Ntaate
-
9.
Weapon of Victory
Ntaate
-
10.
Oyitangayo
Ntaate
-
11.
Amuleese
Ntaate
-
12.
Promise (Nkwagala)
Ntaate
-
13.
Nsubira
Ntaate
-
14.
Ninze
Ntaate
-
15.
Brag About God
Ntaate
-
16.
Me Because Of You
Ntaate (feat. Davis Violinist)
-
17.
Awo
Ntaate
-
18.
Nange Nkwetaga
Ntaate
-
19.
Gw'asembayo
Ntaate
-
20.
Wano
Ntaate
(Mubasajja bangi ngasabiggu ) it was just a simple correction