Search for:
Nange Nkwetaga – Ntaate

Nange Nkwetaga – Ntaate

Download Song : 3.32 MB

Nange Nkwetaga Lyrics

(Verse 1)

Mukama katonda nzize mu maaso go
Nga ngezaako kutegeera
Gyonaba bwebukeera
Lunaaba lwange oba
Lwa munange ooohh
Oboneka ddi mukama eno ngotanye aaahh
Nsonyiwa bwemba
Mbyogeza bugwagwa
Bwekiba kisoboka
Mukama otugatte nga

(Chorus)

Nga bw’obanga ewuwe eyo
Gy’otadde omutwe gwo
Mukama katonda
Ebigere bibe ebyange
Era bw’obanga ewuwe eyo
Gy’otadde amatu go
Mukama katonda
Amaaso togajja eno
Wewawo galabeko ewange
Nange mba nkwetaga

(Verse 2)

Okimanyi nebwembisaba notompa
Nze ndisigala nkuyita mukama
Mu maaso gange tolikyuka
Olisigala Katonda
Wabula bwoba eyo nebukerera
Omulala kibeerenga
Bw’ova eyo oyitangako nange
Gyembera
Nsonyiwa bwemba mbyogeza bugwagwa
Bwekiba kisoboka
Mukama otugatte nga

(Chorus)

Nga bw’obanga ewuwe eyo
Gy’otadde omutwe ggwo
Mukama katonda
Ebigere bibe ebyange
Era bw’obange ewuwe eyo
Gy’otadde amatu go
Mukama katonda
Amaaso togajja eno
Wewawo galabeko ewange
Nange mba nkwetaga

(Chorus)

(Bw’obanga) bw’obanga ewuwe eyo
Gy’otadde omutwe ggwo (heeee)
Mukama katonda
Ebigere bibe ebyange
Era bw’obange ewuwe eyo
Gy’otadde amatu go
Mukama katonda
Amaaso togajja eno
Wewawo galabeko ewange
Nange mba nkwetaga
Ntaate

About “Nange Nkwetaga

“Nange Nkwetaga” is a gospel song written and performed by Gabie Ntaate. The song was produced by Josh Wonder and released on January 8, 2021.

Artist(s): Ntaate
Release Date: January 8, 2021
Producer(s): Josh Wonder
Publisher Ntaate
Country: Uganda

Share “Nange Nkwetaga” lyrics

Genres

Q&A