Search for:
Amuleese – Ntaate

Amuleese – Ntaate

Download Song : 3.45 MB

Amuleese Lyrics

(Intro)

Yee hee he
Mukama akikoze neera
Yee hee
Akikoze Katonda
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga

(Verse 1)

Nali nga nsaaga nga mugamba
Nti oba luliba lutya
Bwe lunakya ng’obutebe bategeka webanabusa
Nga bakuba kubuza nti oba nasuze ntya
Nti ali atya omubejja gwe tutwaala leero
Yasuze atya omwana w’abalungi oyo kaalaala
Nga nkanya kimu nze kusaba nnyo
Nti ndulabeko olunaku luno
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga

(Chorus)

Amuleese omunti gwe yansubiza nga
Amuleese omunti omuntu ow’ebirooto byange
Kandigidde kansanyuke
Kantende omutonzi wange
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga
Amuleese omunti gwe yansubiza nti ali mumpa
Amuleese omunti omuntu ow’ebirooto byange
Kandigidde kansanyuke
Kantende omutonzi wange
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga

(Verse 2)

Bwali bwebuti nga ndoota
Omwana olangatira
Nga ali awo anonye nze
Kaalaala omumbejja
Kati labayo lwe mukuŋŋanye kulwafe olwa leero
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga

(Chorus)

Amuleese omunti gwe yansubiza nga
Amuleese omunti omuntu ow’ebirooto byange
Kandigidde kansanyuke
Kantende omutonzi wange
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga
Amuleese omunti gwe yansubiza nti ali mumpa
Amuleese omunti omuntu ow’ebirooto byange
Kandigidde kansanyuke
Kantende omutonzi wange
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga

(Refrain)

Kandigidde kansanyuke
Kantende omutonzi wange
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga
Kandigidde kansanyuke
Kantende omutonzi wange
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga

(Outro)

Ntaate
Mmhh yeee
Gy’emikolo gino gye yansubiza nga

About “Amuleese

“Amuleese” is a gospel track composed and sung by Gabie Ntaate, produced by Josh Wonder, and was released on February 23, 2022.

Song: Amuleese
Artist(s): Ntaate
Release Date: February 23, 2022
Producer(s): Josh Wonder
Publisher Ntaate
Country: Uganda

Share “Amuleese” lyrics

Genres

Q&A