Byadala – Dr Lover Bowy
Byadala Lyrics
(Intro)
Hit Tower Di problem
Dr. Lover Bowy
Aban on my beat
(Verse 1)
Kituufu okwagala kulibatemya embale eh
Ddala maanyi ki ago agabambuza empale
Mmwe abantu abakulu!
Mmwe abali mu mukwano nga mwekoze bintu!
Nange gyendi, neesunga muntu ooh
Simanyi love naye omutima guntuma
Bw’oba ontendese njiga
Njagala anandiisa ku supper
Ambikkako nange mu budde bw’enkuba
(Chorus)
Njagala kugwako mu love ooh
Ndabe kubibaayo mu love ooh, hmmm
Njagala okugwako mu love ooh
Ndabe kubibaayo mu love oh maama
Njagala okugwako mu kwagala
Ndabe oba byaddala
Mpulira byebanyumya mu kyalo
Mbu omukwano gwa mbala, ooh
(Verse 2)
Ooh oh
Njagala bammenye ku mutima
Nzire n’ewaka nze nkaabe
Olumala yeekube mu kifuba
Anneegayirire ate nsonyiwe
Aŋŋambako dear
Bw’alowooza ku bimulemye nze mbimale
Tuba ewaka kale
Nga njogedde ku byakola ate awulire
Mbu eyo bamanyi n’okusamira
Baŋŋamba bintu byakusonyiwa
Eyokya nga mwoto, ekuba nga miggo
Simanyi love naye omutima guntuma
Bw’oba ontendese njiga
Njagala anandiisa ku supper
Ambikkako nange mu budde bw’enkuba
(Chorus)
Njagala kugwako mu love ooh
Ndabe kubibaayo mu love ooh, hmm
Njagala okugwako mu love ooh
Ndabe kubibaayo mu love oh maama
Njagala okugwako mu kwagala
Ndabe oba byaddala
Mpulira byebanyumya mu kyalo
Mbu omukwano gwa mbala, ooh
(Outro)
Kituufu okwagala kulibatemya embale eeh
Ddala maanyi ki ago agabambuza empale
Mwe abantu abakulu
When I have a dream
I want to fall in love again
Neetaagayo chance eby’omukwano mbiyingire
About “Byadala”
“Byadala” is a popular Ugandan song written and performed by singer Dr. Lover Bowy (real name Kawalya Isaac). The song was produced by Aban Beats and released on February 18, 2024 through Hit Tower Music.