Wife Material – Dr Lover Bowy
Wife Material Lyrics
(Intro)
Dr Lover Bowy
Hit Tower we di problem
Hahaha, Aban on my beat
(Verse 1)
I see the future mu maaso go
Kyova olaba omukwano ngulina mu kyenda
Kambeere omwani w’ebirooto byo
Ebiseera by’omumaaso tubimale ffena
Mukwano nafunye ekirooto
Mu future nga tuzimbye enyumba y’ebirooto
Mukwano kambuuze
Manya ki ge turi tuuma abaana baffe
(Pre-Chorus)
Ebintu bye nekola olumu
Nga ndi mu love
Ssi bya buvunanyizibwa guma mukwano
Nkusabye wekuume baby
(Chorus)
I got your love in plenty
Kuba oli wife material
Kyenjagala beera wooli
Mulingi (Ggwe oli wife material)
Oli mukyaala mufumbi
Tokyusa lutambi (Oli wife material)
Yeggwe akamula akatunda
Nkukwasa Katonda (Kuba oli wife material)
(Verse 2)
Nkulabamu bingi obugaga abaana bangi
Ggwe sweet mutima
When you feel so lazy
Ng’oli wala ku mmazi, ndi kukyima
Tebirinyuma nga siri naawe
Mu future njoya okubeera naawe
Nkulabamu ebiseera by’omumaaso darling
Sikwegaana oba nkukoowe
Ndaba nga tuzimbye
Bisubizo tubikumye
Ng’abaana tubazadde
Nga bakuyita maama oli muzadde eeh
(Pre-Chorus)
Ebintu bye nekola olumu
Nga ndi mu love
Ssi bya buvunanyizibwa guma mukwano
Nkusabye wekuume baby
(Chorus)
I got your love in plenty
Kuba oli wife material
Kyenjagala beera wooli
Mulingi (Ggwe oli wife material)
Oli mukyaala mufumbi
Tokyusa lutambi (Oli wife material)
Yeggwe akamula akatunda
Nkukwasa Katonda (Kuba oli wife material)
(Bridge)
Mukwano nafunye ekirooto
Mu future nga tuzimbye enyumba y’ebirooto
Mukwano kambuuze
Manya ki ge turi tuuma abaana baffe
Tebirinyuma nga siri naawe
Mu future njoya okubeera naawe
Nkulabamu ebiseera by’omumaaso darling
Sikwegaana oba nkukoowe
(Pre-Chorus)
Ebintu bye nekola olumu
Nga ndi mu love
Ssi bya buvunanyizibwa guma mukwano
Nkusabye wekuume baby
(Chorus)
I got your love in plenty
Kuba oli wife material
Kyenjagala beera wooli
Mulingi (Ggwe oli wife material)
Oli mukyaala mufumbi
Tokyusa lutambi (Oli wife material)
Yeggwe akamula akatunda
Nkukwasa Katonda (Kuba oli wife material)
About “Wife Material”
“Wife Material” is a popular Ugandan song written and performed by singer Dr. Lover Bowy (real name Kawalya Isaac). The song was produced by Aban Beats and released on July 12, 2024 through Hit Tower Music.