Feeling – Dr. Lover Bowy
Feeling Lyrics
(Intro)
Dr Lover Bowy
Hit Tower we di problem
Oh we di problem
Ri-Ricko (Panda)
(Verse)
Sivaawo kabangobe, baby
Oba nsulibwe mu komera ‘e Kitalya, oh no
Yeggwe mukwano gwange nfiira bulago woo oh, aah ah
Kati suulu ngisiiba nze n’emmere ne bwe sirya, oh no
Omutima gwange toguleka mu bakyokozi
Nzija nja ndi mugumu sibatya abalekeezi
Bantama abawala bombi balaga maalo
Kenkufunye ndayira mbalesse ku katandaalo
(Chorus)
Beera mugumu ggwe kimanye siri kusibula
(Nkulina mu feeling)
Njagala oikimanye nkwagala nnyo munange, baby
(Nkulina mu feeling)
Mu love yeggwe alinjigiriza okusoma n’okuwandika, aah
(Nkulina mu feeling)
Lover ah lover, lover
(Nkulina mu feeling)
(Verse 2)
Ndi jja misinde bwe nkulaba nga siri na mu slipper, ooh baby
Bw’olindeka ndi gwa eddalu ndi londa n’obuchupa
Nkulowooza ku lunch ne ku supper
Aah ah, bw’oba omanyi nsaaga
Ne bwekuba kuffa nze kululwo nyinza
Ne bwendiba nekadiyide mu myaka
Yeggwe alinzijamu obuseko abo banyiiza
Mukwano yadde sirina ssente
Ezirikwanjula eziri gula ob’ente
Naye nkusubiza ndibaawo n’empewo
Gy’olinsanga sikoowa ggwe ddawo
(Chorus)
Beera mugumu ggwe kimanye siri kusibula
(Nkulina mu feeling)
Njagala oikimanye nkwagala nnyo munange, baby
(Nkulina mu feeling)
Mu love yeggwe alinjigiriza okusoma n’okuwandika, aah
(Nkulina mu feeling)
Lover ah lover, lover
(Nkulina mu feeling)
(Bridge)
Panda
Sivaawo kabangobe, baby
Oba nsulibwe mu komera ‘e Kitalya, oh no
Aah ah, bw’oba omanyi nsaaga
Ne bwekuba kuffa nze kululwo nyinza
Ne bwendiba nekadiyide mu myaka
Yeggwe alinzijamu obuseko abo banyiiza
Mukwano yadde sirina ssente
Ezirikwanjula eziri gula ob’ente
Naye nkusubiza ndibaawo n’empewo
Gy’olinsanga sikoowa ggwe ddawo
(Chorus)
Beera mugumu ggwe kimanye siri kusibula
(Nkulina mu feeling)
Njagala oikimanye nkwagala nnyo munange, baby
(Nkulina mu feeling)
Mu love yeggwe alinjigiriza okusoma n’okuwandika, aah
(Nkulina mu feeling)
Lover ah lover, lover
(Nkulina mu feeling)
(Outro)
Mmh
Ah we di problem yeah
About “Feeling”
“Wife Material” is a popular Ugandan song written and performed by singer Dr. Lover Bowy (real name Kawalya Isaac). The song was produced by Aban Beats and released on July 12, 2024 through Hit Tower Music.
This song is sweet worth in a million 😍😍😍