Search for:
Kyenjoya – Dr Lover Bowy ft. Asha Blessing

Kyenjoya – Dr Lover Bowy ft. Asha Blessing

Download Song : 2.25 MB

Kyenjoya Lyrics

(Intro)

Dr Lover Bowy
Asha Blessing
Hit Tower we di problem
Hahaha, Aban on my beat

(Verse 1)

Size ya njovu busungu bwa nvubu
Nziro ku ntamu
Love yo ndeese mu bikutiya
Nonye ggwe number emu
Sikulimbe mu bitonde
Ebyakulembera elyato lya Noah
Kugwe amaaso kwenatusiza
Era omutima ogwange nali wagukuwa, ooh
Mu love ndi mulekwa nkusaba tondeka
Newoliba mitala w’amayanja
Nange ggwe gwe nina wekka, ooh

(Chorus)

Kyenjoya kulirana ooh
Mukwano ggwo gutulwanya
Bambi nkwagala sikuzanya ooh, mmh
Nange kyenjoya kulirana
Munange nkwagala sikuzanya

(Verse 2)

Ekituuti ky’omukwano tulizimba
N’abateesi balikyagala
Mu bibuga by’omukwano tuli kumba, mmh mmh
Ng’ensenene love yo tuli kungula
Mbarara mpaka Kyotera
Bw’okaaba mberawo ndikulwanira aah, mmh
Munange tondeka eno ku myaalo
Omukwano ggwo mmere
Bw’okiriza onkube kiss mutwaalo
Ntekeko mundere
Onyirira osinga Queen Abenakyo
My sweet tomato
Tuzanye kwiiso ne teppo, ooh
Owooma osinga chips n’enkoko
Nze nebwomenya enkoggo
Olina ka face oli natural ooh

(Chorus)

Kyenjoya kulirana ooh
Mukwano ggwo gutulwanya
Bambi nkwagala sikuzanya ooh, mmh
Nange kyenjoya kulirana
Munange nkwagala sikuzanya

(Outro)

Hahaha, Aban on my beat
Hit Tower we di problem

About “Kyenjoya

“Kyenjoya” is a song by singer Dr. Lover Bowy (real name Kawalya Isaac) featuring Asha Blessing. The song was produced by Aban Beats and released on August 1, 2024 through Hit Tower Music.

Song: Kyenjoya
Featured Artist(s): Asha Blessing
Release Date: August 1, 2024
Writer(s): Kawalya Isaac
Producer(s): Aban Beats
Publisher Hit Tower Music
Country: Uganda

Share “Kyenjoya” lyrics

Genres

Q&A