Search for:
Tukimala – Nina Roz ft. Pinky

Tukimala – Nina Roz ft. Pinky

Download Song : 3.08 MB

Tukimala Lyrics

(Intro)

Black Market Records
A dis a Legend Production
Gwe namunene (TNS)
Komawo ewaaka
(Well it’s the Ugandan property)
I believe in love
That’s why I sing this song
(Pinky baibe)

(Verse 1)

From the boy D’Mario put the riddim up
Kyino ekyigoma kyikkusa ne ba greedy man
Kyikuwa ne ka massage buli ewakuluma
Kukiwa replay selector kyimutuma
Tonyogoga mutima, kikugamba buguma
Wanika emikono wooba amagulu ge maleema
Omanyi ebinyuma tusoomba
Alina amazina ge takumba

(Pre-Chorus)

Ebyokubeera nagalale ye last option
Kyetuva tunyuma mu kikumba
Abamu tubaleeka bayoomba bagamba
Nti tuvimba amajje tukukumba

(Chorus)

Tukimala, tukimala
Gwenomala otugwako nga tukyakala
Tukimala, tukimala
Balambuzi n’abaana beeka basasamala
Tukimala, tukimala
Gwenomala otugwako nga tukyakala
Tukimala lumu nga tukyakala
Balambuzi n’abaana beeka basasamala

(Verse 2)

Guno omukolo
Ngwambalide (ate)
Ngamaze byenkola ate nfakyi
Guno omukolo ngwambalide (ate)
Kyino ekyiloto kyinsale nga mugaati
Tukuba international
Kuba ba local mugu basaanuuka neba kyakyaala
Bwolemwa international
Gwe Nokuba local mu end bakulabisa nga butaala
Net university etikila
Bali abawaala basoomye kunyirira
Ate n’abalenzi babamatira wama
Ggwe nolaba endabirira
Tetukomekako bwe tuba lit
Tubanga balwanyi abatamanyi defeat
Abaguzi be bwokunywa tebasaba receipt
Ebiyita mukyiro tebitela kuba legit
Ffe no matter di matter

(Pre-Chorus)

Ebyokubeela nagalale ye last option
Kyetuva tunyuma mu kikumba
Abamu tubaleeka bayoomba bagamba
Tuvimba amajje tukukumba eeh

(Chorus)

Tukimala, tukimala
Gwenomala otugwako nga tukyakala
Tukimala, tukimala
Balambuzi n’abaana beeka basasamala
Tukimala, tukimala
Gwenomala otugwako nga tukyakala
Tukimala lumu nga tukyakala
Balambuzi n’abaana beeka basasamala

(Outro)

Gwe namunene
Komawo ewaaka
Gwe namunene
Mukwaano okuva luli nkwesunga
I believe in love
That’s why I love this song (Well it’s the Ugandan property)
I believe in love
That’s why I sing this song (Pinky baibe)

About “Tukimala

“Tukimala” is a song by Ugandan singer Nina Roz featuring Pinky. The song was produced and mastered by D’Mario Legend. “Tukimala” was released on September 16, 2022 through Black Market Records.

Song: Tukimala
Artist(s): Nina Roz, Pinky
Featured Artist(s): Pinky
Release Date: September 16, 2022
Writer(s): Nina Kankunda
Producer(s): D'Mario Legend
Publisher Black Market Records
Country: Uganda

Share “Tukimala” lyrics

Genres

Q&A